Tue. Nov 24th, 2020

Youth Television Uganda

Youth Television Uganda – Inspiring Generations

Mayiga alabudde gav’t ku buwangwa bwa Buganda.

SHARE AND SHOW SOME LOVE

Kammalabyonna wa Buganda munnamateeka Charles Peter Mayiga alabudde minisita wa gavumenti eya wakati avunnanyizibwa ku byobuwangwa Peace Mutuuzo okukomya okweyingizza mu nsonga za Buganda. Katikkiro yabadde ku mbuga enkulu ey’obwakabaka bwa Buganda e Bulange Mengo nategezza nti minisita Mutuuzo yabadde alina okusooka okwebuuza kubekikwaatako nga tanabba kubaako kyayogera. Gyebuvuddeko, Mutuuzo yavaayo nalabula abakyala okukomya okukyalira ensiko nga agamba nti ekikolwa kino kityoboola eddembe ly’abakyala. Kakati Mayiga yagambye nti agenda kusisinkana minisita Mutuuzo n’abantu bekikwaatako basobole okumunyonyola obukulu obuli mu nsonga z’okukyaalira ensiko. Katikkiro mu ngeri yeemu yatongozza enkola ya Luwalo Lwaffe ey’omaka 2020. Mu nkola eno amassaza mwegasinziira okukiika embuga neggawaayo ettofaali n’ekigendelerwa kyokukwasizaako obwakabaka mu kuddukanya mirimu gyaabwo. Mu luwalo lw’omwaka oguwedde, gavumenti y’e Mengo yasobola okukungaanya ssente ezisoba mu bukadde 500.

Updates

After the Quadripartite summit in Katuna/Gatuna, President Museveni stopped to address the people who had gathered at different centres hoping to hear of the outcomes...

Kyadondo East member of Parliament Robert Kyagulanyi Ssentamu has advised musician Ronald Mayinja. not to look for him to give in his apologies. In a...

One of Uganda's Leading media stations NTV Uganda on Thursday officially unveiled Raymon Mujuni as part of her staff. Raymond Mujuni is one of Uganda's...

Speaker of Parliament Rebecca Alitwala Kadaga has summoned the Education minister who doubles as the first lady Janet Museveni over the new curriculum. Kadaga first...

Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza enteekateeka y'okukuza amazaalibwa ga Kabaka ag'omulundi ogwa 65. Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II waakujaguza amazaalibwa ge nga 13th April 2020...

China has reported 108 new coronavirus deaths on February 10, the highest daily toll since the outbreak began in Wuhan late last year, as two senior officials...

Sudan's transitional authorities and rebel groups from Darfur have agreed that those wanted by the International Criminal Court (ICC) for crimes in the region should appear before...

Omuyimbi Dr. Jose Chameleon affumudde maneja we  Robert Nkuuke amanyikiddwa nga Mutima naayingizaawo Fortunate Bijou atandiike okumukwasagganya. Mu lukungaana lw'abamawulire lweyatuzizza ku Sky Lounge e...

H.E Museveni has directed the Health ministry to conduct a public awareness campaign in the move to prevent and controlling the outbreak of Coronavirus. On...

As Uganda's presidential nominations come closer, Kyadondo East member of Parliament Robert Kyagulanyi Ssentamu has vowed to run for the top job. Best known as...