Tue. Nov 24th, 2020

Youth Television Uganda

Youth Television Uganda – Inspiring Generations

Museveni awadde Mirundi emmotoka nakkontola.

SHARE AND SHOW SOME LOVE

Omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga za mawulire Joseph Tamale Mirundi ali mu ssanyu oluvannyuma lwa mukamaawe Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okumuyiwamu emmotoka ebalirwaamu obukadde 300. Emmotoka eno elabiddwaako ku kitebe kya NBS e kamwokya nga eliko ennamba za State House. Mirundi agamba nti Pulezidenti Museveni mukwano gwe nnyo ate era asiima byakola yadde nga abamuliraanye bagezzaako okumusenza oluti. Tutegeddeko nti Museveni yazizza buggya endaggano ya Mirundi okubeera omuwabuzi we ow’okuntikko ku nsonga za mawulire. Tamale Mirundi yaliko omwogezi wa Pulezidenti  okummala emyaaka 12 era yattabuka n’abantu ab’enjawulo mu State House era navaayo kyokka yasiggala ayogerera Pulezidenti n’okusuusutta obukulembeze bwe. Jjuuzi Mirundi yaggwa ku ndiri n’alumirizza nti bamafiya baali bamuwadde obutwa era naawera okubalwanyisa. Tukuyozayozza Mwami Mirundi.

Updates

After the Quadripartite summit in Katuna/Gatuna, President Museveni stopped to address the people who had gathered at different centres hoping to hear of the outcomes...

Kyadondo East member of Parliament Robert Kyagulanyi Ssentamu has advised musician Ronald Mayinja. not to look for him to give in his apologies. In a...

One of Uganda's Leading media stations NTV Uganda on Thursday officially unveiled Raymon Mujuni as part of her staff. Raymond Mujuni is one of Uganda's...

Speaker of Parliament Rebecca Alitwala Kadaga has summoned the Education minister who doubles as the first lady Janet Museveni over the new curriculum. Kadaga first...

Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza enteekateeka y'okukuza amazaalibwa ga Kabaka ag'omulundi ogwa 65. Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II waakujaguza amazaalibwa ge nga 13th April 2020...

China has reported 108 new coronavirus deaths on February 10, the highest daily toll since the outbreak began in Wuhan late last year, as two senior officials...

Sudan's transitional authorities and rebel groups from Darfur have agreed that those wanted by the International Criminal Court (ICC) for crimes in the region should appear before...

Omuyimbi Dr. Jose Chameleon affumudde maneja we  Robert Nkuuke amanyikiddwa nga Mutima naayingizaawo Fortunate Bijou atandiike okumukwasagganya. Mu lukungaana lw'abamawulire lweyatuzizza ku Sky Lounge e...

H.E Museveni has directed the Health ministry to conduct a public awareness campaign in the move to prevent and controlling the outbreak of Coronavirus. On...

As Uganda's presidential nominations come closer, Kyadondo East member of Parliament Robert Kyagulanyi Ssentamu has vowed to run for the top job. Best known as...